Book Name:Siyah Faam Ghulam

اَلۡـحَـمۡـدُ  لِـلّٰـہِ  رَبِّ  الۡـعٰـلَـمِیۡنَ    وَ  الـصَّـلٰـوۃُ   وَ  الـسَّـلَامُ  عَـلٰی   سَـیِّـدِ  الۡـمُـرۡ سَـلِـیۡنَ

اَمَّـا بَــعۡـدُ   فَـاَعُـوۡذُ   بِـا لـلّٰـہِ   مِـنَ  الـشَّـیۡـطٰنِ  الـرَّجِیۡمِ ؕ   بِـسۡمِ  الـلّٰـہِ  الـرَّحۡـمٰنِ  الـرَّحِـیۡمِؕ

E Duwa Y’okusoma Ekitabo

Soma e Duwa eno nga tonnatandika kusoma kitabo kyonna eky’eddiini oba omusomo gwonna ogw’eddiini. Kino kijja kukusobozesa okujjukira byonna byosomye: اِنْ شَــآءَالـلّٰـه عَزَّوَجَلَّ 

 

اَللّٰهُمَّ افۡتَحۡ عَلَيۡنَا حِكۡمَتَكَ وَانۡشُرۡ

عَلَيۡنَا رَحۡمَتَكَ يَـا ذَا الۡجَلَالِ وَالۡاِكۡرَام

Okuvvuunula

 

Ayi Allah عَزَّوَجَلَّ owekitiibwa, Tuggulirewo olujji l’wokumanya n’okutegeera, era obe n’ekisa wamu nokusaasira gyetuli. Mazimaddala Ggwe asinga ekitiibwa, era wasukkuluma.

(Al-Mustaṭraf, vol. 1, pp. 40)

Note: Saalira Nabī nga tonnasoma Duwa eyo, n’era nga ojimalirizza.


 



Total Pages: 38

Go To