You Can Also Visit Our Countries Website:
History

Exact Search

Listing 5000+ Islamic books in more than 30 languages. Read online or download in PDF.

Siyah Faam Ghulam | Omuddu omuddugavu

book_icon
Omuddu omuddugavu

Ebirungi 8 eby’okwagala ku lwa Allah

Allah عَزَّوَجَلَّ ajja kugamba ku lunaku lw’enkomerero, “Bali wwa abo abayagalana ku lwa Jalal yange (obunene). Leero ngenda ku bateeka mu kisikirize kyange. Tewali kisikirize kirala leero okujjako ekyange.” (Muslim, pp. 1388, Hadis 2566)

Allah عَزَّوَجَلَّ agamba, “Okwagala kwange kujja kubeera Wājib (kwa tteeka) eri abo abagalana ku lwange era nebatuula wamu ku lwange era nebasisinkana nebasasanya essente zabwe.”

(Al-Muwatta, vol. 2, pp. 439, Hadis 1828)

Allah عَزَّوَجَلَّ yagamba, “Abo abagalana ku lwa Jalal yange, wajja kubeerawo ekituuti kya Nur nga kyabwe. Ba Nabbi n’abajulizi bajja kubegoomba.”  (Tirmiżi, vol. 4, pp. 174, Hadis 2397)

Abantu babiri bwe bagalana ku lwa Allah عَزَّوَجَلَّ, ng’omu ku bbo ali buvanjuba ate omulala ng’ali bugwanjuba, Allah عَزَّوَجَلَّ ajja kubakunganya bombi ku lunaku lw’enkomerero era ajjakugamba, “Yoyo gwewayagala ku lwange.”

(Shu’ab-ul-Iman, vol. 6, pp. 492, Hadis 9022)

Waliyo empaji ezikoleddwa mu ‘ruby’ mu Jannah, ezirina ebisenge ebyakolebwa mu ‘emerald’ ng’enziji zazo nzigule. Ebisenge bino byakayakana nga munyenye ezaaka. Abantu baabuza, “Ya Rasulallah صَلَّى اللهُ تَعَالٰى عَلَيْهِ وَاٰلِهٖ وَسَلَّم! Baani abana wangalira mu? Nabbi صَلَّى اللهُ تَعَالٰى عَلَيْهِ وَاٰلِهٖ وَسَلَّم yaddamu, “Abo abagalana ku lwa Allah عَزَّوَجَلَّ, nebatuula wamu era nebasisinkana.” (Shu’ab-ul-Iman, vol. 6, pp. 487, Ḥadis 9022)

 

Sirat-ul-Jinan

SIRAT UL JINAN

MOBILE APPLICATION

Marfatul Quran

MARIFATUL QURAN

MOBILE APPLICATION

Faizan-e-Hadees

FAIZAN-E-HADEES

MOBILE APPLICATION

Prayer Time

PRAYER TIME

MOBILE APPLICATION

Read and Listen

READ AND LISTEN

MOBILE APPLICATION

Islamic EBooks

ISLAMIC EBOOKS

MOBILE APPLICATION

Naat Collection

NAAT COLLECTION

MOBILE APPLICATION

Bahar-e-Shariyat

BAHAR E SHARIYAT

MOBILE APPLICATION