Listing 5000+ Islamic books in more than 30 languages. Read online or download in PDF.
اَلۡـحَـمۡـدُ لِـلّٰـہِ رَبِّ الۡـعٰـلَـمِیۡنَ وَ الـصَّـلٰـوۃُ وَ الـسَّـلَامُ عَـلٰی سَـیِّـدِ الۡـمُـرۡ سَـلِـیۡنَ
اَمَّـا بَــعۡـدُ فَـاَعُـوۡذُ بِـا لـلّٰـہِ مِـنَ الـشَّـیۡـطٰنِ الـرَّجِیۡمِ ؕ بِـسۡمِ الـلّٰـہِ الـرَّحۡـمٰنِ الـرَّحِـیۡمِؕ
OBUVUBUKA
BWAFFE
TUBUMALE TUTYA?
Newankubade Shaytan ekuteeka okuwulira obugayaavu, soma ekitabo kano okuva kuntaandikwa okutuusa kunkomerero ng’omegga obukodiyo bwa Shaytan. Tojakukoma ku kufuna bugagga bwa mpeera wabula ojakumanya omugaso gw’ebi kolwa eby’okusiinza ebikolebwa mu buvubuka.
Omukisa eri ebitonde byonna, Omulagirirzi eri ekkubo ery’obulokozi صَلَّى اللهُ تَعَالٰى عَلَيْهِ وَاٰلِهٖ وَسَلَّم yagamba, ‘Abange mwe abantu! Tewali kubuusabuusa, oyo anafuna obulokozi amangu ennyo ku lunaku lw’ekomerero okuva ku ntiisa zalwo n’okubalibwa aja kubeera oyo mu mmwe eyasiinga okunsaalira Ṣalat mu bungi ku nsi.’ (Jam’-ul-Jawami’, vol. 9, pp. 129, Hadees 27686)
Hashr ki tiragi siyahi mayn
Noor hay, sham’-e-pur-ziya hay Durood
Choriyo mat Durood ko Kafi
Rah-e-Jannat ka rahnuma hay Durood
BOOK TOPIC
BOOK TOPIC