Listing 5000+ Islamic books in more than 30 languages. Read online or download in PDF.
ewerezebwa ku Madani Channel – cano emanyiddwa ennyo era ga 100% y’abusiraamu eya Dawat e Islami. Mu Madani Mużakarah eyo, ebirowoozo eby’okwekuuma okuva ku bubi bw’okugeya byakubirizibwa. Ku lw’obulungi bw’okulaba Madani Mużakarah, oyo mwannyina wange y’omu eyali anyiiga amangu nga yewala okusisinkana abalala teyakoma ku kusisinkana mwanyina wa mukyala wange wabula yamusaba n’eisonyiwo, nebatabagana.’
صَلُّوۡا عَلَى الۡحَبِيۡب صَلَّى اللّٰهُ تَعَالٰى عَلٰى مُحَمَّد
Abagalwa ab’oluganda abasiraamu! Nga nsembedde ku nkomerero y’okubulirira kwange, njagala ntwaale akakisa kano okwogera ku bulungi bwa Sunnah era ne Sunan ezimu n’empisa. Nabbi wa Rahmah, Omuwolerezi wa Ummah, Nannyini Jannah صَلَّى اللهُ تَعَالٰى عَلَيْهِ وَاٰلِهٖ وَسَلَّم yagamba, ‘Oyo ayagala Sunnah yange, anjagala, ate oyo anjagala ajakubeera nage mu Jannah.’ (Mishkat-ul-Masabeeh, vol. 1, pp. 55, Hadees 175)
Sinah tayri Sunnat ka Madinah banay Aqa
Jannat mayn parausi mujhay tum apna banana
Okuvvuunula: Nsaba omutima gwange gujjule obwagazi bwa Sunnah yo. Owange Nabbi Omwagalwa صَلَّى اللهُ تَعَالٰى عَلَيْهِ وَاٰلِهٖ وَسَلَّم! Nkusaba onteeke mbeere mulirwana wo mu Jannah.
صَلُّوۡا عَلَى الۡحَبِيۡب صَلَّى اللّٰهُ تَعَالٰى عَلٰى مُحَمَّد
BOOK TOPIC
BOOK TOPIC