Listing 5000+ Islamic books in more than 30 languages. Read online or download in PDF.
okusasulira ensoobize mu myaaka gy’obukadde ng’omubiri gwe gunafuye? Nolw’ekyo, obuvubuka bwo butwaale ngy’ ekyomugaso ennyo era luunda embalaasi eyo etereddwa eya Nafs era gisibire ku nkondo y’obulongoofu mu kiseera ky’ekimu eky;obulamu bwo. Yanguwa nnyo okwenenya kubanga teri amanyi kiseera kya eky’okufa. Oyinza okusisin kana okufa kwo essaawa yonna k’obeere mu buvubuka oba mu buwere.
Nolw’ekyo, newankubadde oyita mu kiseera kyonna eky’o bulamu, lowooza nnyo ku kufa. Dduka nnyo era yanguwa wenenye. Abavubuka, n’okusingira ddala, balina okufaayo ennyo kubanga Allah عَزَّوَجَلَّ ayagala nnyo okwenenya kw’omu vubuka.
Nabbi Asinga Obunene n’Obutukuvu صَلَّى اللهُ تَعَالٰى
عَلَيْهِ وَاٰلِهٖ وَسَلَّم yagamba:
‘اِنَّ اللّٰهَ تَعَالٰي يُحِبُّ الشَّابَّ
التَّائِبَ Oyo
eyeneya mu buvubuka bwe mwagalwa wa Allah عَزَّوَجَلَّ.’ (Kanz-ul-‘Ummal,
Kitab-ut-Taubah, Al-Juz 4, vol. 3,
pp. 87, Hadees 10181)
Omubulirirzi w’Obusiraamu ‘Allamah Shaykh Shu’ayb Harifish رَحْمَةُ اللهِ تَعَالٰی عَلَيْه yaga,ba: Allah عَزَّوَجَلَّ ayagala nnyo omuddu We nga yenenyezza mu buvubuka bwe. Omuvubuka alinga ensiko ey’ekiragala lubeerera. Omuvubuka, newankubadde ng’asi
BOOK TOPIC
BOOK TOPIC