Listing 5000+ Islamic books in more than 30 languages. Read online or download in PDF.
Abagalwa ab’oluganda abasiraamu! Tulina okuganyulwa mu myaaka gyaffe egy’obuvubuka. Bwekitaba ekyo, tuyinza okwejjusa mu myaaka gyaffe egy’obukadde. Mu kiseera ekyo, omuntu asangibwa nti tayinza kutuukiriza kintu binene. Ayagala okukola ekintu naye talina buvumu. Ayayanira obuvubuka bwe naye tebukomawo. Yejjusa obukadde bwe naye kikafuuwe kubanga tasobola kubwesamba.
Jo a kay na jaye woh burhapa daykha
Jo ja kay na aye woh jawani daykhi
Okuvunnula: Tutuuse mu bukadde obuja okusigala naffe okutuusa okufa kwaffe. Tufiiriddwa obuvubuka bwaffe obtayinza kutuddira.
Abagalwa ab’oluganda abasiraamu! Amazima gali nti waliwo obulungi bungi nnyo obw’okusinza mu buvubuka. Engeri ennene ennyo Allah عَزَّوَجَلَّ gyawa emikisa eri omuvubuka asinza era eyawala ebibi enyonyodwa mu kyafaayo kino ekiddako.
Kiwandikiddwa ku lupapula 17 olw’akatabo ‘Miraculous Wonders of Faruq-e-A’zam رَضِىَ اللهُ تَعَالٰی عَـنْهُ’ akafulumizibwa
Maktaba-tul-Madinah,
ekitongole ekifulumya ebitabo ekya Dawat-e-Islami: Omuteesezi wa Nabbi, Sayyiduna
‘Umar Farooq-e-A’zam
رَضِىَ اللهُ
تَعَالٰی عَـنْهُ lumu yagenda ku malaalo g’omuvubuka omulongoofu nagamba, ‘Owange gundi!
Allah عَزَّوَجَلَّ yasuubiza nti:
BOOK TOPIC
BOOK TOPIC