Listing 5000+ Islamic books in more than 30 languages. Read online or download in PDF.
myaaka gy’obukadde kiteendo ky’abo abesiimye era ab’om ukisa. Ennaku zino, waliyo abantu bangi abatuuse mu myaaka gy’obukadde naye bakyenyumiriza mu mizannyo n’ebikolwa ebya Haraam. Obuvubuka bwabwe babwononera mu bubuya buya ate tebakyuka kudda ku kkubo ly’abulongoofu mu bukadde bwabwe. Kaseera kki ak’obulamu kebasigadde nako okweteekerateekera obulamu obw’oluvannyuma (Akhirat)?
Ker na piri mayn tu ghaflat ikhtiyar
Zindagi ka ab nahin kuch i’tibar
Halq per hay maut kay khanjar ki dhar
Ker bas ab apnay ko murdaun mayn shumar
Aik din merna hay akhir maut hay
Ker lay jo kerna hay akhir maut hay
Okuvunnula: Tobeera mubuyabuya mu myaaka gyo egy’obukadde. Embuyaga y’okufa kumpi nnyo egenda kusikiza omusubbaawa ogw’obulamu bwo. Obwogi bw’akaambe k’okufa buli ku mumiro gwo. Nolw’ekyo, webalire mw’abo abafu. Olunaku lumu, ojakusisin kana okufa kwo. Kola byonna by’oyagala naye jjukira nti olina okisisinkana okufa kwo.
صَلُّوۡا عَلَى الۡحَبِيۡب صَلَّى اللّٰهُ تَعَالٰى عَلٰى مُحَمَّد
تُوۡبُوۡا اِلَى اللّٰه اَسۡتَغۡفِرُ اللّٰه
صَلُّوۡا عَلَى الۡحَبِيۡب صَلَّى اللّٰهُ تَعَالٰى عَلٰى مُحَمَّد
BOOK TOPIC
BOOK TOPIC