You Can Also Visit Our Countries Website:
History

Exact Search

Listing 5000+ Islamic books in more than 30 languages. Read online or download in PDF.

Ghaflat | Obubuyabuya

book_icon
Obubuyabuya

Jjukira! Cuntekisi (langi w’enjala)ateeka olubuubi olubika ku njala [era nekiziyiza amazzi okutuuka ku njala] ekitegeeza nti teri Wuū yadde Ghusl etuuka, era mu ngeri eyo kita/kiyonoona-e-alāĥ.

 

Nkubiriza banyina abasiramu bonna okwambala Madanī Burqa[1] n’okukozesa gilavuzi ne sokisi [ng’enyambala yabwe]. Tolaga yadde ngalozo oba wansi w’ebigere eri ba NaMahram.

Sasula-e-Ṣalāĥ

Allah atutaase, bwoba nga olina ealāĥ gyewaleka oba okusiiba ennaku ezimu [eza Ramaān], zibale era ozisasule. Wenenyeze okulwaawo okwo nakwo. Okuyiga ku ngeri y’okusasula eSalāĥ ekuyiseko, gula akatabo akayitibwa ‘The Method of Performing Qaā alāĥ’, okuva mu ttabi lyonna erya Maktaba-tul-Madīnaĥ. Kija kubeera kirungi nnyo bw’ogula ekitabo ‘Laws of alāĥ’[2]. Ekitabo kino kirina ebyetagisa okumanyibwa ku Wuū, Ghusl,  alāĥ, ne alāĥ ekuyiseko. Kisobokera ddala nti bwomala okusoma ekitabo kino ojakwejjusa engeri gyewali ewala ennyo okuva ku nfuna entuufu eya Wuū n’engeri entuufu e’okusaala eSalah.

 

صَلُّوۡا عَلَى الۡحَبِيۡب           صَلَّى اللّٰهُ تَعَالٰى عَلٰى مُحَمَّد

Allah nga ayagadde (اِنْ شَــآءَالـلّٰـه عَزَّوَجَلَّ)

Ab’oluganda abasiraamu bona balina okulaga ebiruubirirwa byabwe nga balangirira اِنْ شَــآءَالـلّٰـه عَزَّوَجَلَّ - mu ddoboozi elya waggulu,



[1] Madanī Burqa lwelugoye olulagaya nga lubikka omubiri okuva ku mutwe okutuusa ku bugere –Majlis Evvuunula.

[2] Tukusaba okugula ebitabo obutabo n’emisomo egyagazisa eSunnah egya Amīr-e-Aĥl-e-Sunnat okuva mu Maktaba tul Madīnaĥ – ‘Ubaīd Razā ibn ‘Aṭṭār

 

BOOK TOPIC

BOOK TOPIC

Sirat-ul-Jinan

SIRAT UL JINAN

MOBILE APPLICATION

Marfatul Quran

MARIFATUL QURAN

MOBILE APPLICATION

Faizan-e-Hadees

FAIZAN-E-HADEES

MOBILE APPLICATION

Prayer Time

PRAYER TIME

MOBILE APPLICATION

Read and Listen

READ AND LISTEN

MOBILE APPLICATION

Islamic EBooks

ISLAMIC EBOOKS

MOBILE APPLICATION

Naat Collection

NAAT COLLECTION

MOBILE APPLICATION

Bahar-e-Shariyat

BAHAR E SHARIYAT

MOBILE APPLICATION