Obulwadde nabo bubaka bwa kufa
You Can Also Visit Our Countries Website:
History

Exact Search

Listing 5000+ Islamic books in more than 30 languages. Read online or download in PDF.

Ghaflat | Obubuyabuya

book_icon
Obubuyabuya

okunsindikira, nga tonnaba kutwaala mwooyo gwange?’, malayika,  the angel Sayyidunā ‘Izrā-aīl عَـلَيْـهِ الـسَّـلاَم yaddamu, ‘Envi oluvanyuma lw’enviiri ezirugavu, obunafu oluvanyuma lw’amaanyi, n’omu goongo ogwewese oluvanyuma (lw’omugumu) omutereevu; Owange Ya’qūb عَـلَيْـهِ الـسَّـلاَم Bano be babaka bange, bensindikira abantu nga tebannafa.’ (Mukāshifat-ul-Qulūb, pp. 21)

Ekitontome kino eky’Oluwarabbu kitulabula:

مَضَى الدَّهۡرُ وَالۡاَيَّامُ وَالذَّنۡۢبُ حَاصِلٌ                 وَجَآءَ رَسُوۡلُ الۡمَوۡتِ وَالۡقَلۡبُ غَافِلٌ

نَعِيۡمُكَ فِى الدُّنۡيَا غُرُوۡرٌ وَّحَسۡرَةٌ        وَعَيۡشُكَ فِى الدُّنۡيَا مُحَالٌ وَّبَاطِلٌ

Ennaku ziyise naye ebibi byebisinga,

Malayika w’Okufa azze naye omutima mwonoonefu.

Eby’okwewunda byammwe eby’oku nsi byabulimba era kulwa bbyo mujakubeera mu bulumi

Okwagala kwammwe okubeera mu nsi lubeerera kirowoozo ekitagasa.

صَلُّوۡا عَلَى الۡحَبِيۡب           صَلَّى اللّٰهُ تَعَالٰى عَلٰى مُحَمَّد

Obulwadde nabo bubaka bwa kufa

Abagalwa ab’oluganda abasiramu! Kati tutegeera ekya mazima nti Malayika w’Okufa asindika ababaka nga okufa tekuna tuuka wo. Okugata ku babaka abo abasatu ab’ogedwako waggulu, waliyo abalala ab’ogedwako mu adīš endala; nga obulwadde, okubulwa okulabira ddala oba obunafu bw’okulaba, n’obuzibu mu kuwulira. Waliwo bangi mu ffe abasisinkanye amubaka wa  Sayyidunā ‘Izrā-aīl’s Tulabye! Naye kiki kyetunakolera obubuyabuya bwaffe! Embeera yaffe gyetulimu eri nti tugamba nti envi ziva ku ssenyiga, naye nga amazima zitulabula ku kufa! Mu ngeri y’emu mu bulwadde tusigala

 

BOOK TOPIC

BOOK TOPIC

Sirat-ul-Jinan

SIRAT UL JINAN

MOBILE APPLICATION

Marfatul Quran

MARIFATUL QURAN

MOBILE APPLICATION

Faizan-e-Hadees

FAIZAN-E-HADEES

MOBILE APPLICATION

Prayer Time

PRAYER TIME

MOBILE APPLICATION

Read and Listen

READ AND LISTEN

MOBILE APPLICATION

Islamic EBooks

ISLAMIC EBOOKS

MOBILE APPLICATION

Naat Collection

NAAT COLLECTION

MOBILE APPLICATION

Bahar-e-Shariyat

BAHAR E SHARIYAT

MOBILE APPLICATION