Listing 5000+ Islamic books in more than 30 languages. Read online or download in PDF.
اَلۡـحَـمۡـدُ لِـلّٰـہِ رَبِّ الۡـعٰـلَـمِیۡنَ وَ الـصَّـلٰـوۃُ وَ الـسَّـلَامُ عَـلٰی سَـیِّـدِ الۡـمُـرۡ سَـلِـیۡنَ
اَمَّـا بَــعۡـدُ فَـاَعُـوۡذُ بِـا لـلّٰـہِ مِـنَ الـشَّـیۡـطٰنِ الـرَّجِیۡمِ ؕ بِـسۡمِ الـلّٰـہِ الـرَّحۡـمٰنِ الـرَّحِـیۡمِؕ
Newankubade Shaytan ekuteeka okuwulira obugayaavu, soma ekitabo kano okuva kuntaandikwa okutuusa kunkomerero ng’omegga obukodiyo bwa Shaytan. اِنْ شَــآءَالـلّٰـه عَزَّوَجَلَّ, obukkirizabwo buja kuzibwa obujja.
‘Allāmaĥ Abū ‘Abdullāĥ Muhammad bin Aḥmad Mālikī Qurṭubī عَـلَيْهِ رَحْـمَةُ الـلّٰـهِ الۡـقَـوِی yagamba: Omukyaala lumu yajja mu maaso ga Sayyidunā Ḥasan Baṣrī عَـلَيْهِ رَحْـمَةُ الـلّٰـهِ الۡـقَـوِی n’asaba, ‘Muwala wange yafudde. Nkusaba ombuulire ngeri kki gyenyiinza okumulabira mu kirooto.’ Yamugamba kki eky’okkola. Era omukyaala oyo yalaba muwalawe eyafa mu kirooto, naye yali mu mbeera nti yali ayambaziddwa engoye ez’akolebwa mu ‘colophony’, yalina enjegere ezaali zimweto olodde obulago, ate ebigere bye byaali bisibiddwa wamu
BOOK TOPIC
BOOK TOPIC