Listing 5000+ Islamic books in more than 30 languages. Read online or download in PDF.
olw’omululu gw’esente z’obupangisa alinga akola ddiilu eyalayisi okugula ekifo mu Geyeena (Omuliro). Ebintu bino biyinza ku kolebwa abo bokka abatalaba mugaso nabu lungi bwa busiraamu, abatawa kitiibwa eri basiraamu, abata tya Allah عَزَّوَجَلَّ, era abatalina kufaayo ku kufa. وَالْعِیَّاذُ بِاﷲِ تَعَالٰی
(Fatāwā Razawiyyaĥ, Vol. 9, p. 409)
Entaana bweyeggula olw’enkuba oba ensonga endala yonna ate amaguumba g’omufu negalabwa olwo nno kyateeka okuzibikira entaana n’ettaka. Ku kino, wano waliwo ekibuuzo n’okwanukulwa kwakyo okuva mu Fatāwā Razawiyyaĥ:
Ekibuuzo: Kulamula kki abamanyi b’obusiraamu kwebawa ku mbeera nga entaana enkade yeggudwa, i.e. ettaka lyaayo nga lyeyajulukuse ate amaguumba g’omufu nga galabwa? Mu mbeera eno kikkirizibwa okuzibikira entaana eyo n’ettaka oba nedda?
Okwanukula: Mu mbeera eno, tekikoma ku kubeera nti kikkirizibwa bukirizibwa okuzibokira entaana eyo n’ettaka, wabula kiri Wājib (kya tteeka), kubanga kyetaagisa okubikka omusiraamu. (Fatāwā Razawiyyaĥ, Vol. 9, p. 403)
BOOK TOPIC
BOOK TOPIC