You Can Also Visit Our Countries Website:
History

Exact Search

Listing 5000+ Islamic books in more than 30 languages. Read online or download in PDF.

Qabr Walon ki 25 Hikayaat | 25 Tales of graveyard

book_icon
25 Tales of graveyard

Abagalwa ab’oluganda abasiraamu! Ku kino tuyiga nti abajulizi balamu ate emibiri gyabwe gisigala nga mikuume mu ntaana.

20. Okulabula eri oyo atuula ku ntaana

‘Umāraĥ bin azm رَحْمَةُ اللهِ تَعَالٰی عَلَيْه yagamba, ‘Nabbi Ow’emikisa   صَلَّى اللهُ تَعَالٰى عَلَيْهِ وَاٰلِهٖ وَسَلَّم yandaba nga ntudde ku ntaana nagamba, ‘Owange ggwe ali ku ntaana! Vaayo waggulu w’entaana. Tolumya baziikidwa era tolumizibwa ku lulwe.’ (Fatāwā Razawiyyaĥ,  Vol. 9,   p. 434)  Okuva mu kyafaayo kino ekya Madanī, abo abagenda n’emikolo gy’okuziika mu malaalo ate nebatuula ku ntaana mu bulagajavu mu kuziika balina okwegendereza. 

21. Yawulira eddoboozi bweyalinya ku ntaana

arat Sayyidunā Qāsim bin Mukhīmar رَحْمَةُ اللهِ تَعَالٰی عَلَيْه yagamba: Omusajja yalinya ekigere kye ku ntaana, eddoboozi lyava munda wayo nga ligamba, اِلَیْکَ عَنِّیْ وَلَاتُؤْذِنِی i.e. Vaawo tonnumya! (Fatāwā Razawiyyaĥ, p. 452; Sharḥ-uṣ-Ṣudūr, p. 301)

22. Eyali aziikidwa yayogera noyo eyali yebase ku ntaana

Sayyidunā Abū Qilābaĥ رَضِىَ اللهُ تَعَالٰی عَـنْهُ yagamba, ‘Nali ntambula okuva Syria okutuusa Baraĥ (Iraq), era olunaku lumu nagenda mu kinya ekimu, nenfuna Wuu nensaala Rak’aĥ bbiri eza Nafl alāĥ. Nawummuza omutwe gwange ku ntaana neneebaka.

 

BOOK TOPIC

BOOK TOPIC

Sirat-ul-Jinan

SIRAT UL JINAN

MOBILE APPLICATION

Marfatul Quran

MARIFATUL QURAN

MOBILE APPLICATION

Faizan-e-Hadees

FAIZAN-E-HADEES

MOBILE APPLICATION

Prayer Time

PRAYER TIME

MOBILE APPLICATION

Read and Listen

READ AND LISTEN

MOBILE APPLICATION

Islamic EBooks

ISLAMIC EBOOKS

MOBILE APPLICATION

Naat Collection

NAAT COLLECTION

MOBILE APPLICATION

Bahar-e-Shariyat

BAHAR E SHARIYAT

MOBILE APPLICATION