You Can Also Visit Our Countries Website:
History

Exact Search

Listing 5000+ Islamic books in more than 30 languages. Read online or download in PDF.

Qabr Walon ki 25 Hikayaat | 25 Tales of graveyard

book_icon
25 Tales of graveyard

eriyonoonese. Namubuuza, ‘Kiki ekyatuuka wo?’ Yaddamu, ‘Nali nvuma ba aābaĥ ab’emikisa, era kati Allah (عَزَّوَجَلَّ) antadde nvumibwe!’ Oluvanyuma lw’okwogera ebyo, yabikka eriiso lye eryayonoonwa n’engalo ye.’ (Sharḥ-uṣ-Ṣudūr, p. 280)

Buli Sahaba wakuyingira Ejjanah

Abagalwa  ab’oluganda abasiraamu! Mu kyafaayo kino tuyiga nti kibi nnyo okulondereza obumogo mu ba Sahaba ab’emikisa عَـلَيْهِمُ الرِّضْوَانْ. Leka okwogera obwogezi n’olulimi; wabula tolina yadde kulowooza bubi ku ba Sahaba ab’emikisa mu mutima gwo. Ku lupapula 252 olw’ekitabo ky’empapula 1250 ekyafu lumizibwa ekitongole kya  Dawat-e-Islami ekifulumya ebitabo, Maktaba-tul-Madinaĥ, ekiyitibwa ‘Baĥār-e-Sharī’at’, Mufti Muhammad Amjad ‘Alī A’amī عَـلَيْهِ رَحْـمَةُ الـلّٰـهِ الۡـقَـوِی yagamba, ‘Ba Sahaba bonna bantu ba birungi n’abulongoofu, era bonna besigwa era benkanya. Kiri Far (kyatteeka) okuboogerako obulungi nga buli lweboogerwaako.

Ye (رَحْمَةُ اللهِ تَعَالٰی عَلَيْه) yayongera nagamba ku lupapula lwa 254, ‘Ba Sahaba bonna, owawaggulu ennyo mu ddaala n’owawansi ennyo (ate tewali wawansi mu ddaala mu bbo), bakuyingira Ejjanah. Leka okuyingira mu Muliro, teabaja yadde kuwlira ddoboozi lya Muliro, ate baja kusigala nga okwagala kwabwe lubeerera. Ebizibu ebinene eby’olunaku lw’enkomerero tebija kubakosa ate ku lunaku olwo malayika zija kubaaniriza, nga zigamba nti luno lw’elunaku lwemwasuubizibwa. Kino

 

BOOK TOPIC

BOOK TOPIC

Sirat-ul-Jinan

SIRAT UL JINAN

MOBILE APPLICATION

Marfatul Quran

MARIFATUL QURAN

MOBILE APPLICATION

Faizan-e-Hadees

FAIZAN-E-HADEES

MOBILE APPLICATION

Prayer Time

PRAYER TIME

MOBILE APPLICATION

Read and Listen

READ AND LISTEN

MOBILE APPLICATION

Islamic EBooks

ISLAMIC EBOOKS

MOBILE APPLICATION

Naat Collection

NAAT COLLECTION

MOBILE APPLICATION

Bahar-e-Shariyat

BAHAR E SHARIYAT

MOBILE APPLICATION