You Can Also Visit Our Countries Website:
History

Exact Search

Listing 5000+ Islamic books in more than 30 languages. Read online or download in PDF.

Qabr Walon ki 25 Hikayaat | 25 Tales of graveyard

book_icon
25 Tales of graveyard

gabwe. Allah عَزَّوَجَلَّ ateeka amasiro gano ag’emikisa okubeera amanyirivu ennyo, era oluusi kino akiyoleseza abantu ba buli gyo okubazeemu amaanyi.

صَلُّوۡا عَلَى الۡحَبِيۡب           صَلَّى اللّٰهُ تَعَالٰى عَلٰى مُحَمَّد

15. Entaana ay’akawoowo

Sayyidunā Imām Ibn Abid Dunyā رَحْمَةُ اللهِ تَعَالٰی عَلَيْه yagamba nti  Sayyidunā Mughīraĥ bin abīb رَحْمَةُ اللهِ تَعَالٰی عَلَيْه yagama nti akawoowo kaali kava mu ntaana emu. Omuntu omu yaloota oyo eya aziikiddwa mu namubuuza, ‘Kano kawoowo ki? Okwanukulwa kwawebwa, ‘Kano kawoowo kakusoma Quran Entukuvu n’okusiiba.’

(Kitāb-ul-Taĥajjud-wa-Qayām-ul-Layl, Vol. 1, p. 305, Ḥadīš 287)

Abagalwa ab’oluganda abasiraamu! Mu kino tuyiga nti mulimu emikisa mingi egitabalikika mu kusoma Quran Entukuvu, okusiiba, n’ebikolwa ebirala eby’okusinza, ate nti Allah عَزَّوَجَلَّ ateeka entaana z’abantu abamugondera n’aba longoofu okubeera nga zivaamu akawoowo okuva mu kusaasira kwe okutakoma.

16. Omulambo n’eriiso eriyonoonese

Omulongoofu omu رَحْمَةُ اللهِ تَعَالٰی عَلَيْه yagamba, ‘Omu ku balilwaana bange yali ayogera ebigambo eby’obutakkiriza. Oluvanyuma lw’okufa kwe, namulaba mu kirooto ate nalaba nga alina eriiso

 

BOOK TOPIC

BOOK TOPIC

Sirat-ul-Jinan

SIRAT UL JINAN

MOBILE APPLICATION

Marfatul Quran

MARIFATUL QURAN

MOBILE APPLICATION

Faizan-e-Hadees

FAIZAN-E-HADEES

MOBILE APPLICATION

Prayer Time

PRAYER TIME

MOBILE APPLICATION

Read and Listen

READ AND LISTEN

MOBILE APPLICATION

Islamic EBooks

ISLAMIC EBOOKS

MOBILE APPLICATION

Naat Collection

NAAT COLLECTION

MOBILE APPLICATION

Bahar-e-Shariyat

BAHAR E SHARIYAT

MOBILE APPLICATION