You Can Also Visit Our Countries Website:
History

Exact Search

Listing 5000+ Islamic books in more than 30 languages. Read online or download in PDF.

Qabr Walon ki 25 Hikayaat | 25 Tales of graveyard

book_icon
25 Tales of graveyard

ate nti yali amanyi ebikwata ku Jannah n’Omuliro. Bweyali ng’alya, mbagirawo yatandika okukaaba ennyo. Bweyabu uzibwa ensonga lwaki akikoze nagamba nti kyali kubanga maama we yali ayokyebwa mu Muliro. Shaykh Akbar Mu’īnuddīn Ibn ‘Arabī رَحْمَةُ اللهِ تَعَالٰی عَلَيْه yali yasoma Kalimaĥ ayyibaĥ emirundi 70,000 era empeera yazo yazisindikira mu mutima gwe eri maama omufu ow’omusajja oyo. Mu mbagirawo, yatandika okumweenya ate nagamba nti yali alaba maama we mu Jannah.’

(Mirqāt-ul-Mafātīḥ, Vol. 3, p. 222, Ḥadīš 1142)

Abagalwa ab’oluganda abasiraamu! Mulabye! Omuvubuka yali alaba embeera y’ebintu ebyekweese ku lw’okumanya kwamagezi gw’ebyomwooyo! Embeera y’omufu yakyukirawo yonna olwa Īāl-e-Šawāb eyakolebwa Sayyidunā Ibn ‘Arabī عَـلَيْهِ رَحْـمَةُ الـلّٰـهِ الۡـقَـوِی. adīš eyogera ku bulungi bw’okusoma Kalimaĥ ayyibaĥ emirundi 70,000 eri bweti: Kigamba kya Nabbi Ow’ekitiibwa, ‘Tewali kubuusabuusa, oyo yenna asoma: لَاۤ اِلٰہَ اِلَّا اللہُemirundi 70,000 aja kusonyiyizibwa Allah (عَزَّوَجَلَّ) ate oyo gwebasomedde naye aja kusonyiyizibwa.’ (Mirqāt-ul-Mafātīḥ, Vol. 3, p. 222, Ḥadīš 1142)

 

Naffe tulina okugezaako okusoma Kalimaĥ ayyibaĥ emirundi 70,000 waakiri omulundi gumu mu bulamu bwaffe. Abo abantu nga abantu babwe baafa balina okusoma Kalimaĥ eno ate basindike empeera eri abafu babwe.

 

BOOK TOPIC

BOOK TOPIC

Sirat-ul-Jinan

SIRAT UL JINAN

MOBILE APPLICATION

Marfatul Quran

MARIFATUL QURAN

MOBILE APPLICATION

Faizan-e-Hadees

FAIZAN-E-HADEES

MOBILE APPLICATION

Prayer Time

PRAYER TIME

MOBILE APPLICATION

Read and Listen

READ AND LISTEN

MOBILE APPLICATION

Islamic EBooks

ISLAMIC EBOOKS

MOBILE APPLICATION

Naat Collection

NAAT COLLECTION

MOBILE APPLICATION

Bahar-e-Shariyat

BAHAR E SHARIYAT

MOBILE APPLICATION