You Can Also Visit Our Countries Website:
History

Exact Search

Listing 5000+ Islamic books in more than 30 languages. Read online or download in PDF.

Qabr Walon ki 25 Hikayaat | 25 Tales of graveyard

book_icon
25 Tales of graveyard

Abagalwa ab’oluganda abasiraamu! Bwekiba nga guno gw’emukisa ogw’okwogera ku balongoofu, olwo ddaala ki ery’okusaasira erikka mu kifo abalongoofu mwebali benyinni! Tewali kubusabusa, abaddu ba Allah abalongoofu basindika emikisa okuva mu ntaana zabwe, era n’omukisa gwabo abazikiddwa kumpi nabo gubeera mungi era gutemagana. Ku kino, kiwandikidwa ku lupapula 270 olw’ekitabo ky’empapula 561, ekiyitibwa ‘Malfūāt-e-A’Harat’, ekyafulumizibwa ekitongole ekifulumya ebitabo ekya Dawat-e-Islami, Maktaba-tul-Madinaĥ: ‘Nnawulira arat Mīyān āib Qiblaĥ رَحْمَةُ اللهِ تَعَالٰی عَلَيْه ng’agamba nti mu kifo ekimu entaana yeggula era nekisoboka okulaba omufu.

Waaliwo ebimuli bya Rooza bibiri ebyaali bimwetolodde omubiri gwe ate bibiri nga biri ku nyindo ye. Abengana be, nga balowooza nti entaana yali yeggude olw’okwonoonebwa amazzi, baasima entaana empya ewalala era omulambo nebaguteeka mu. Kati bwebatunula baalaba nti emisota ebiri (eminene ennyo, Ssesota) gyaali gimwetolodde omubiri gwe era nga giluma ffeesi ye n’amanyo gagyo. Abantu batya nnyo, era kino bwekyabulirwa omuntu omu eyali alina omutima omutangaavu, yagmba, ‘Emisota egyo nagyo gyaaliwo wali (atageeza mu ntaana eyasooka); naye wali yali ali kumpi n’entaana ya mukwaano gwa  Allah, olw’emikisa egyo ekibonerezo ekyo nekifuuka okusaasira.

 

BOOK TOPIC

BOOK TOPIC

Sirat-ul-Jinan

SIRAT UL JINAN

MOBILE APPLICATION

Marfatul Quran

MARIFATUL QURAN

MOBILE APPLICATION

Faizan-e-Hadees

FAIZAN-E-HADEES

MOBILE APPLICATION

Prayer Time

PRAYER TIME

MOBILE APPLICATION

Read and Listen

READ AND LISTEN

MOBILE APPLICATION

Islamic EBooks

ISLAMIC EBOOKS

MOBILE APPLICATION

Naat Collection

NAAT COLLECTION

MOBILE APPLICATION

Bahar-e-Shariyat

BAHAR E SHARIYAT

MOBILE APPLICATION