Book Name:Siyah Faam Ghulam

اَلۡـحَـمۡـدُ   لِـلّٰـہِ   رَبِّ  الۡـعٰـلَـمِیۡنَ   وَ  الـصَّـلٰـوۃُ   وَ الـسَّـلَامُ  عَـلٰی   سَـیِّـدِ   الۡـمُـرۡ  سَـلِـیۡنَ

اَمَّـا  بَــعۡـدُ   فَـاَعُـوۡذُ   بِـا لـلّٰـہِ   مِـنَ   الـشَّـیۡـطٰنِ   الـرَّجِیۡمِ ؕ    بِـسۡمِ   الـلّٰـہِ   الـرَّحۡـمٰنِ  الـرَّحِـیۡمِؕ

<

Omuddu omuddugavu

Ne wankubadde Shaytan ekuteeka okuwulira obugayaavu, soma akatabo kano konna mu bujjuvu. Ojjakugenda mu mbeera y’okweuwuunya ennyo, اِنْ شَــآءَالـلّٰـه عَزَّوَجَلَّ.

Obulungi bw’okusoma Salat-‘Alan-Nabi صلی اللہ علیہ وسلم

Nabbi Omwaagalwa era Ow’emikisa صَلَّى اللهُ تَعَالٰى عَلَيْهِ وَاٰلِهٖ وَسَلَّم yagamba, ‘Jibrail yangamba nti Allah عَزَّوَجَلَّ yagamba, “Owange Muhammad! Toli musanyufu nti omu ku ba Ummah yo bwebakusindikira Salat omulundi gumu ate Nze mbafukumukako ensaasira kkumi, ate omuntu yenna mu Ummah yo bwakusindikira Salam emu, musindikira Salam kkumi gyaali.”

(Mishkat-ul-Masabih, vol. 1, pp. 189, Hadis 928)

Omunyonyozi omukenkufu amanyiddwa ennyo Mufti Ahmad Yar Khan Na’imi رَحْمَةُ اللهِ تَعَالٰی عَلَيْه yagamba, “Allah okusindika Salam

 



* Amir-e-Ahl-e-Sunnat دَامَـتْ بَـرَكَـاتُـهُـمُ الْـعَـالِـيَـه yawa omusomo guno nga 12 Rabi’-ul-Awwal (1430 AH) mu Milad Ijtima’ eya Dawat-e-Islami, ekibiina eky’ensi yonna ekitali kya byabufuzi ekisasanya Quran ne Sunnah. Omusomo ogwo gwe guno ogutereddwa mu buwandiike n’enkyusakyusa ezimu wano ne wali.



Total Pages: 38

Go To